Philemon 1:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate mu kaseera ke kamu, ntegekeraawo ekisenge, kubanga nsuubira nti olw'essaala zammwe nnyinza okubaddizibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nninayo n’ekirala kye nkusaba; nkusaba ontegekere we ndisula, kubanga nnina essuubi, nga Katonda okusaba kwammwe ajja kukuddamu anzikirize nkomewo gye muli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ate ekirala, ntegekera we ndisula, kubanga nsuubira olw'okusaba kwammwe muliweebwa okundaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ekirala, ntegekera aw'okusula, kubanga nsuubira nti olw'okusaba kwammwe, ndibaddizibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye era nate onnongoosereze aw'okusula: kubanga nsuubira olw'okusaba kwammwe muliweebwa okundaba.