Philemon 1:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eneema ya Mukama waffe Yezu Kristu ebeere n'omwoyo gwammwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekisa kya Mukama waffe Yesu Kristo kibeerenga n’omwoyo gwammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekisa kya Mukama waffe Yesu Kristo kibeerenga n'omwoyo gwammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama waffe Yesu Kristo abakwatirwenga mmwe ekisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekisa kya Mukama waffe Yesu Kristo kibeerenga n'omwoyo gwammwe. Amiina.