Philemon 1:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bulijjo neebaza Katonda buli lwe nkujjukira mu ssaala zange,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bulijjo bwe mba nga nkusabira neebaza Katonda,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nneebaza Katonda wange bulijjo, bwe nkujjukira mu kusaba kwange,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bulijjo nkusabira bwe mba nga nsinza Katonda wange, ne mmwebaza,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nneebaza Katonda wange ennaku zonna, nga nkwogerako mu kusaba kwange,