Philemon 1:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga mpulira ku kwagala kw'oyagalamu abatuukirivu bonna, n'okukkiriza kw'okkirizaamu Omukama Yezu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga buli kiseera mpulira nga bw’olina okwagala n’okukkiriza eri Mukama waffe Yesu n’eri abatukuvu bonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga mpulira okwagala kwo n'okukkiriza kw'olina eri Mukama waffe Yesu n'eri abatukuvu bonna;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga bambuulira nga bw'okkiriza Mukama waffe Yesu, era nga bw'oyagala abantu ba Katonda bonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bwe nnawulira okwagala kwo n'okukkiriza kw'olina eri Mukama waffe Yesu n'eri abatukuvu bonna;