Philemon 1:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Newandibadde mu Kristu nandigumye okukulagira ky'osaanye okukola,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo newaakubadde era, nga nnina obuvumu mu Kristo, nga nandisobodde okukulagira okukola ekyo ky’osaanira okukola,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale, newakubadde nga nnina obuvumu bwonna mu Kristo okukulagira okukola ekyo ekisaana,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale newaakubadde nga ku lwange nandisobodde okukulagira ky'osaanidde okukola,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale, newakubadde nga nnina obuvumu bwonna mu Kristo okukulagira ekisaana,