Philippians 1:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti ku nze, obulamu ye Kristu, ate okufa gaba magoba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nze mba mulamu lwa Kristo era ne bwe nfa mba ngobolodde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga nze mba mulamu lwa Kristo, ate ne bwe nfa ngobolola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nze mba mulamu lwa Kristo, era bwe nfa, mba ngobolodde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga gye ndi okuba omulamu ye Kristo, n'okufa ge magoba.