Philippians 1:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye nno ate oba nze okusigala nga nkyali mulamu mu mubiri kiwa omulimu gwange okubaako kye gugasa, olwo simanyi kye nnondawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye obanga bwe mba omulamu mu mubiri ng’ekyo kibala ky’okufuba kwange, simanyi kye nnaalondawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye oba ng'okuba omulamu mu mubiri, kye kibala eky'okufuba kwange, kale ssimanyi kye nneeroboza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye oba nga bwe nsigala nga ndi mulamu mu mubiri lwe nkola ekisinga okugasa, olwo mba simanyi kye nsaana kulondawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye oba ng'okuba omulamu mu mubiri, okwo nga kye kibala eky'omulimu gwange, kale ssimanyi kye nneeroboza.