Philippians 1:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bulijjo mu ssaala zange zonna nga mbasabira mwenna, ne nsaba nga nnina essanyu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era buli lwe mbasabira mwenna nsaba nga nzijudde essanyu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
buli lwe mbasabira mwenna nsaba nga nzijudde essanyu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
era buli lwe mbasabira mwenna eri Katonda, nsaba nga ndi musanyufu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ennaku zonna buli lwe mbasabira mwenna nsaba n'essanyu,