Philippians 1:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era neesigira ddala nti eyatandika mu mmwe omulimu omulungi, ajja kugutuusa ku kumalirizibwa ku lunaku lwa Kristu Yezu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nkakasiza ddala nti oyo eyatandika omulimu omulungi mu mmwe, aligutuukiriza okutuusa ku lunaku lwa Kristo Yesu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nkakasiza ddala ng'oyo eyatandika omulimu omulungi mu mmwe aligutuukiriza okutuusa ku lunaku lwa Yesu Kristo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nkakasiza ddala nti Katonda eyatandika omulimu omulungi mu mmwe, alyongera okugukola, okutuusa lwe gulimalirizibwa ku lunaku Kristo Yesu lw'aliddirako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga ntegeeredde ddala kino ng'oyo eyatandika omulimu omulungi mu mmwe aligutuukiriza okutuusa ku lunaku lwa Yesu Kristo: