Philippians 2:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
awali erinnya lya Yezu byonna bifukamirenga, eby'omu ggulu, eby'omu nsi n'ebiri wansi w'ensi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
buli vviivi ery’abo abali mu ggulu n’abali ku nsi, era n’abali wansi w’ensi liryoke lifukaamirirenga erinnya lya Yesu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nti olw'erinnya lya Yesu, buli vviivi lifukaamire, ery'abo abali mu ggulu n'abali ku nsi n'abali wansi w'ensi,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
bonna abali mu ggulu, n'abali ku nsi, era n'abali wansi w'ensi balyoke bafukaamirirenga erinnya lya Yesu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
buli vviivi lifukaamirirenga erinnya lya Yesu, ery'eby'omu ggulu n'eby'oku nsi n'ebya wansi w'ensi,