Philippians 4:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obubulwa si bwe bunjogeza, kubanga nze nayiga okuba omumativu mu buli mbeera:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Soogera kino olwokubanga Ndiko kye nneetaaga, kubanga mu buli mbeera gye mbaamu nayiga okumalibwanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ssoogera kino olw'okubanga ndiko kye nneetaaga, kubanga mu buli mbeera gye mbaamu nnayiga okumalibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Njogera kino si lwa kuba nti ndiko kye neetaaga, kubanga nayiga obutajulirira kantu mu buli mbeera gye mbaamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Si kubanga njogera olw'okwetaaga: kubanga nnayiga, embeera gye mbaamu yonna, obutabaako kye nneetaaga.