Philippians 4:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bwe nali e Tessalonika mwanziruukirira ogwasooka n'ogwokubiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ddala ddala bwe nnali mu Sessaloniika mwampeereza emirundi ebiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga era ne bwe nali mu Ssessaloniika mwampeereza eby'okunyamba emirundi ebiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ne bwe nali mu Tessalonika, mwampeereza ebyokunnyamba, si mulundi gumu, wabula ebiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga era ne mu Ssessaloniika mwaweereza omulundi gumu, era n'ogw'okubiri, olw'okwetaaga kwange.