Philippians 4:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda wange alibajjuza na byonna bye mwetaaga ng'asinziira ku bugagga bw'ekitiibwa kye mu Kristu Yezu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale ne Katonda wange alibawa buli kye mwetaaga ng’obugagga bwe obungi obuli mu Kristo Yesu bwe buli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era Katonda wange anaatuukirizanga buli kye mwetaaga, ng'obugagga bwe obungi obw'ekitiibwa bwe buli obuli mu Kristo Yesu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale Katonda wange alibawa buli kye mwetaaga, ng'aggya ku bugagga bwe obungi, obuli mu Kristo Yesu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Katonda wange anaatuukirizanga buli kye mwetaaga, ng'obugagga bwe bwe buli mu kitiibwa mu Kristo Yesu.