Philippians 4:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Neegayirira Ewodiya, neegayirira ne Suntuke, bakkaanye mu Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ewudiya ne Sintuke mbeegayirira mukkiriziganye mu Mukama waffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nneegayirira Ewodiya, era nneegayirira Suntuke, bakkiriziganye mu Mukama waffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Neegayirira Ewudiya ne Suntuke basse kimu mu Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mbuulirira Ewodiya, era mbuulirira Suntuke, balowoozenga bumu mu Mukama waffe.