Philippians 4:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu bonna balabe obuteefu bwammwe. Omukama ali kumpi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era mubeere n’okuzibiikiriza eri abantu bonna. Mukama waffe, ali kumpi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu bonna balabenga obugumiikiriza bwammwe. Mukama waffe ali kumpi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu bonna bamanye nga bwe muli abakkakkamu, Mukama ali kumpi okujja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okuzibiikiriza kwammwe kumanyibwenga abantu bonna. Mukama waffe ali kumpi.