Proverbs 1:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
tuwagire, ffenna awamu tunaagatta ensawo,”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ng’ababi batuyita tubeegatteko, tugabane kyenkanyi ebibbe n’ebinyage.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Jjangu otwegatteko naawe, Tunnagabaniranga wamu omunyago.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Jjangu otwegatteko naawe, tugabanire wamu ebibbe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oneekubira akalulu wamu naffe; Fenna tunaabanga n'ensawo emu: