Proverbs 1:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mwana wange, totambulanga nabo; ekigere kyo kitangire obukubo bwabwe;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mwana wange totambuliranga wamu nabo, era ekigere kyo kiziyize okukwatanga ekkubo lyabwe:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mwana wange, tokirizanga kugenda nabo, Era tobeesemberezanga,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwana wange togezanga n'oyita nabo, era tobeesemberezanga,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mwana wange, totambuliranga mu kkubo wamu nabo: Ziyizanga ekigere kyo okuyitanga mu lugendo lwabwe: