Proverbs 1:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga ebigere byabwe biddukira mangu eri ekibi, banguyira eky'okuyiwa omusaayi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ebigere byabwe bidduka bunnambiro okukola ebibi, era kibanguyira okuyiwa omusaayi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga bagenderera okukola obubi, Era tebalwawo kuyiwa musaayi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga tewaliyita bbanga nga tebannakola bya mbyone. Tebalirwa kuyiwa musaayi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ebigere byabwe bidduka mbiro okugoberera obubi, Era byanguwa okuyiwa omusaayi.