Proverbs 1:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olw'okuyigiriza amagezi n'obugunjufu, okutegeera ebigambo n'obutegeevu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yaziwandiika okuyigiriza abantu okuba n’amagezi n’okuyiga, era n’okutegeera ebigambo eby’obulabufu; eby’obulamu eby’amagezi n’empisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ziyamba abantu okufuna amagezi n'okuyigirizibwanga; Okutegeera amakulu g'ebigambo ebikusike.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ziyamba abantu okufuna amagezi n'okuyigirizibwa, n'okutegeera ebigambo eby'amakulu amakusike.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okumanyanga amagezi n'okuyigirizibwanga; Okwawulanga ebigambo eby'okutegeera;