Proverbs 1:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye kubanga nkoowodde, ne mugaana, ne ngolola omukono gwange, ne wabula ategereza;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga na bayita ne mugaana okuwuliriza, ne ngolola omukono ne wataba n’omu afaayo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga mbayise ne mugaana okuwulira, Ngolodde omukono gwange, so tewali muntu assizzaayo mwoyo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mbayise ne mugaana okujja. Mbawenyezzaako n'omukono, ne wataba afaayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga mpise, mmwe ne mugaana; Ngolodde omukono gwange, so tewali muntu assizzaayo mwoyo;