Proverbs 1:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Olwo balinkoowoola, naye sigenda kubaanukula; balinnoonya, naye tebagenda kunzuula.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kale balinkoowoola, naye siriyitaba; balinnoonya obutaweera naye ne batandaba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale bwe balimpanjagira, nange siribaddamu. Balinnoonya nnyo, naye tebalindaba:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
olwo mulimpanjagira, naye siribaddamu; mulinnoonya, naye temulinzuula,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale bwe balinkaabira, naye siriddamu; Balinnoonya nnyo, naye tebalindaba: