Proverbs 1:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga baakyawa okumanya, tebaalondawo kutya Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga baakyawa okuyigirizibwa, n’okumanya, era ne bamalirira obutatya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga baakyawanga okumanya, Era tebalondawo kutya Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga mwakyawanga okumanya, era temwalondawo kutya Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga baakyawanga okumanya, So tebeerobozanga kutya Mukama: