Proverbs 1:33 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ampulira alituula ntende, aliba mu ddembe, awatali kabi k'atya.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye buli ampuliriza anaabeeranga mirembe, ng’agumye nga talina kutya kwonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye buli anaawuliranga bye ŋŋamba anaabeeranga mirembe, Era anaatereeranga nga tewali kutya kabi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye buli awuliriza bye ŋŋamba, anaabanga mirembe, era anaatereeranga nga tewali kabi k'atya.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye buli anaawuliranga nze anaabeeranga mirembe, Era anaatereeranga nga tewali kutya kabi.