Proverbs 1:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
okuyigiriza abato obwegendereza, n'abavubuka okumanya n'ennamula entuufu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
okuyigiriza amagezi abatalina bumanyirivu, n’abavubuka okufuna okumanya n’okutegeera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ziyigiriza abatalina magezi obukabakaba, Ziwa abavubuka okumanya n'okutegeera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ziyigiriza amagezi abatalina bumanyirivu, ziwa abavubuka okumanya n'okutegeera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okuwanga abatalina magezi obukabakaba, Omulenzi abeerenga n'okumanya n'okuteesa: