Proverbs 1:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ow'amagezi aziwulire, yeeyongere okumanya, n'omutegeevu afune ebibuuliriro,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abantu ab’amagezi nabo bwe bawulira beeyongere okuyiga n’abategeevu beeyongere okubangulwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ow'amagezi bw'aziwulira yeeyongerenga okuyiga, Era omusajja ategeera ayige okukolanga ebituufu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omugezi bw'aziwulira, yeeyongera okuyiga, era zibuulirira abategeevu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ow'amagezi awulire yeeyongerenga okuba n'okuyiga; Era omusajja alina okutegeera afune okuteesanga okutuufu.