Proverbs 1:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okutya Omukama amagezi mwe gasookera, naye abasiru amagezi n'okugunjulwa bagaya bigaye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera, naye abasirusiru banyooma amagezi n’okulagirirwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu kutya Mukama okumanya mwe kusookera: Naye abasirusiru banyooma amagezi n'okuyigirizibwanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu kutya Mukama, okumanya mwe kusookera. naye abasiru banyooma amagezi, era tebaagala kuyiga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu kutya Mukama okumanya mwe kusookera: Naye abasirusiru banyooma amagezi n'okuyigirizibwanga.