Proverbs 1:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wulira, mwana wange, eŋŋunjula ya kitaawo, etteeka lya nnyoko tolibuukangako;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mwana wange ossangayo omwoyo eri ebiragiro bya kitaawo, era tolekanga kukuutira kwa maama wo;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mwana wange, wuliranga okuyigiriza kwa kitaawo, So tova mw'ebyo nnyoko bya kugamba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwana wange, wulira kitaawo by'akuyigiriza, era tova ku ebyo nnyoko by'akukuutira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mwana wange, wulira okuyigirizanga kwa kitaawo, So tova mu tteeka lya nnyoko: