Proverbs 10:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Engero za Solomoni: Omwana omugezi asanyusa kitaawe, naye omwana omusiru ye nnaku ya nnyina.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Engero za Sulemaani: Omwana ow’amagezi asanyusa kitaawe; naye omwana omusirusiru anakuwaza nnyina.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omwana ow'amagezi asanyusa kitaawe: Naye omwana omusirusiru anakuwaza nnyina.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omwana ow'amagezi, asanyusa kitaawe; naye omwana omusiru, anakuwaza nnyina.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Engero za Sulemaani. Omwana ow'amagezi asanyusa kitaawe: Naye omwana omusirusiru anakuwaza nnyina.