Proverbs 10:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okukyawa kusiikuula nnyombo, naye okwagala kubikkako ebisobyo byonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obukyayi buleeta enjawukana, naye okwagala kubikka ku bibi bingi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obukyayi buleeta ennyombo; Naye okwagala kubikka ku byonoono byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obukyayi buleeta ennyombo; naye okwagala, kusonyiwa ebisobyo byonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okukyawa kuleeta ennyombo: Naye okwagala kubikka ku byonoono byonna.