Proverbs 10:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abikkirira ku bukyayi aba n'emimwa egirimba; agenda awaayiriza aba musiru.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo akisa obukyayi alina emimwa egirimba, era omuntu akonjera, musirusiru.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyo akweka obukyayi, aba mulimba; N'oyo awaayiriza musirusiru.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu akweka obukyayi, aba mulimba; n'oyo awaayiriza munne, aba musirusiru.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyo akisa okukyawa wa mimwa gya bulimba; N'oyo awaayiriza musirusiru.