Proverbs 10:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obugagga obufune obubi tebugasa kantu, naye obutuukirivu buwonya mu kufa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eby’obugagga ebifuniddwa mu makubo amakyamu tebirina kye bigasa, naye abatuukirivu banunulwa okuva mu kufa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obugagga obw'obubi tebuliiko kye bugasa: Naye obutuukirivu buwonya mu kufa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obugagga obufunibwa mu bukumpanya, tebuliiko kye bugasa; naye okuba omwesimbu, kutaasa obulamu bwo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obugagga obw'obubi tebuliiko kye bugasa: Naye obutuukirivu buwonya mu kufa.