Proverbs 11:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ow'olugambo abikkula ebyama, naye omwesigwa abikuuma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Aseetula olugambo atta obwesigwa, naye omuntu omwesigwa akuuma ekyama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abungeesa eŋŋambo abikkula ebyama: Naye omwesigwa, asirikira ekigambo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omubungeesa w'eŋŋambo, abotola ebyama; naye omwesigwa, asirikira ekigambo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Atambulatambula ng'alyolyoma abikkula ebyama: Naye oyo alina omwoyo omwesigwa akisa ekigambo.