Proverbs 11:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe wabula ebibuuliriro, eggwanga lifa; naye olw'ababuulirizi abangi wabaayo obuwanguzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awatali kuluŋŋamizibwa eggwanga lidobonkana, naye abawi b’amagezi abangi baleeta obuwanguzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuluŋŋamya okw'amagezi nga kubuze, abantu bagwa: Naye awali abawi b'amagezi abangi, we waba emirembe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu bazikirira awatali wa magezi abaluŋŋamya; naye awali abawi b'amagezi abangi, we waba emirembe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okuluŋŋamya okw'amagezi nga kubuze, abantu bagwa: Naye mu bateesa ebigambo abangi mwe muli emirembe.