Proverbs 11:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukazi omusaasizi alissibwamu ekitiibwa, naye abasajja abakambwe balifuna bugagga bwokka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omukazi ow’ekisa aweebwa ekitiibwa, naye abasajja ab’amawaggali bakoma ku bugagga bwokka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukazi ow'ekisa assibwamu ekitiibwa; N'abasajja abakakaalukanyi, bafuna obugagga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukazi ow'ekisa, assibwamu ekitiibwa; n'abasajja abakakaalukanyi, bafuna obugagga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omukazi ow'ekisa aguguba n'ekitiibwa: N'abasajja ab'amawaggali baguguba n'obugagga.