Proverbs 11:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuntu ow'ekisa aganyulwa, naye omukambwe yeebonyaabonya yekka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omusajja alina ekisa aganyulwa, naye alina ettima yeereetako akabi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ow'ekisa akola bulungi emmeeme ye: Naye omukambwe yeerumya yekka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu kubeera n'ekisa, oganyulwa; naye omukambwe, yeerumya yekka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Asaasira akola bulungi emmeeme ye ye: Naye omukambwe ateganya omubiri gwe ye.