Proverbs 11:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omutuukirivu mu mazima atuuka ku bulamu; agoberera obwonoonefu yetta yekka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu omutuukirivu ddala alifuna obulamu, naye oyo akola ebitali bya butuukirivu alifa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Anywerera mu butuukirivu ye alituuka mu bulamu: N'oyo agoberera obubi yetta yekka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Anywerera mu mpisa ennungi, aliba mulamu; naye ow'empisa embi, yetta yekka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Anywerera mu butuukirivu ye alituuka mu bulamu: N'oyo agoberera obubi yetta yekka.