Proverbs 11:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama yeenyinyala emitima emibi, naye abo ab'amakubo agataliiko musango lye ssanyu lye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama akyawa abantu abalina emitima emikyamu, naye ab’amakubo amagolokofu be bamusanyusa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo abalina omutima omukyamu ba muzizo eri Mukama: Naye abo abalina ekkubo eryatuukirira basanyukira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama akyawa ab'emitima egitali mirongoofu; naye asanyukira abo, abakola ebituufu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abo abalina omutima omukyamu ba muzizo eri Mukama: Naye abo abalina ekkubo eryatuukirira b'asanyukira.