Proverbs 11:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kino kikakase, omubi talisigalira awo nga tabonerezeddwa, naye bo abatuukirivu balirokolebwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mutegeerere ddala ng’abakozi b’ebibi tebalirema kubonerezebwa, naye bazzukulu b’abatuukirivu tebalibaako musango.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awatali kubuusabuusa, ababi bakubonerezebwa; Naye abatuukirivu baliwonyezebwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awatali kubuusabuusa, ababi balibonerezebwa; naye abantu abalungi, tebalituukibwako kabi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omukono newakubadde nga gwegatta n'omukono, omuntu omubi taliwona kubonerezebwa: Naye ezzadde ery'abatuukirivu liriwonyezebwa.