Proverbs 11:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omugabi alifuna bingi, n'oyo avubiriza abalala alivubirizibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu agaba anagaggawalanga, n’oyo ayamba talibulako amuyamba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu omugabi aligaggawala; N'oyo ayamba abalala, naye aliyambibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omugabi aligaggawala; n'oyo awa abalala obuyambi, talibulako bamuyamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emmeeme egabagaba eneegejjanga: N'oyo afukirira amazzi, naye alifukirirwa yennyini.