Proverbs 11:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu bavumirira akweka eŋŋano, naye omukisa gunajjanga ku oyo agitunda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu bakolimira oyo akweka eŋŋaano mu kiseera eky’obwetaavu, naye oyo agitunda mu kiseera ekyo afuna emikisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amma banne emmere, abantu balimukolimira; Naye oyo aguzaako abalala, bamusabira omukisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amma banne emmere ye akolimirwa abantu; naye oyo aguzaako abalala, bamusabira omukisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amma eŋŋaano, abantu balimukolimira: Naye omukisa gunaabanga ku mutwe gw'oyo agitunda.