Proverbs 11:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eyeesiga obugagga bwe aligwa; naye abatuukirivu batinta ng'ebikoola ebito.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo eyeesiga obugagga bwe aligwa, naye abatuukirivu banaakulaakulananga ne baba ng’amalagala amalamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eyeesiga obugagga bwe aligwa: Naye abatuukirivu banaabanga ng'omuti ogutojjedde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eyeesiga obugagga, alikunkumuka ng'amakoola g'omuti oguwaatula; naye omuntu omulungi, alinyirira ng'omuti ogutojjedde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eyeesiga obugagga bwe aligwa: Naye abatuukirivu banaayeranga ng'amalagala amabisi.