Proverbs 11:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekibala ky'obutuukirivu gwe muti gw'obulamu, naye omugezi y'oyo awangula emitima.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekibala ky’omutuukirivu muti gwa bulamu, era n’oyo asikiriza emyoyo gy’abantu ne balokoka wa magezi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebibala by'omutuukirivu muti gwa bulamu: N'oyo alina amagezi afuna emmeeme z'abantu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu omulungi, aleetera banne obulamu; n'oyo alina amagezi, asika emitima gy'abantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebibala by'omutuukirivu muti gwa bulamu: N'oyo alina amagezi afuna emmeeme z'abantu.