Proverbs 12:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayagala okulambikibwa aba ayagadde magezi, naye oli akyawa okunenyezebwa, musiru.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli asanyukira okukangavvulwa ayagala amagezi; naye oyo akyawa okunenyezebwa musirusiru.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayagala okubuulirirwa ayagala okumanya: Naye oyo akyawa okunenyezebwa aliŋŋaanga ensolo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayagala okubuulirirwa, ye mukwano gw'okumanya; naye akyawa okunenyezebwa, aba nsolo busolo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ayagala okubuulirirwa ayagala okumanya: Naye oyo akyawa okunenyezebwa aliŋŋanga ensolo.