Proverbs 12:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omumwa ogw'amazima gulisigala ennaku zonna, naye olulimi olulimba lwa kaseera buseera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emimwa egyogera amazima gibeerera emirembe gyonna, naye olulimi olulimba lwa kiseera buseera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebigambo eby'amazima bibeerera emirembe gyonna: Naye eby'obulimba, bya kaseera buseera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebigambo eby'obulimba, biba bya kaseera buseera; naye eby'amazima, bibeerera ennaku zonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omumwa ogw'amazima gunaanywezebwanga emirembe gyonna: Naye olulimi olulimba lwa kaseera buseera.