Proverbs 12:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu kkubo ly'obutuukirivu mwe muli obulamu, naye ekkubo ly'abajeemu litwala mu kufa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kkubo ery’obutuukirivu mulimu obulamu, era mu kkubo eryo temuli kufa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu kkubo ery'obutuukirivu mwe muli obulamu; naye ekkubo ly'obubi lirimu okufa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okugoberera empisa ennungi, mwe muli obulamu; era azigoberera tazikirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu kkubo ery'obutuukirivu mwe muli obulamu; Ne mu luwenda lw'abo temuli kufa.