Proverbs 12:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukazi ow'empisa aba ngule ya bba, naye akola ebiswaza aba kivundu mu magumba ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omukyala ow’empisa ennungi ssanyu era ngule ya mwami we, naye omukazi eyeeyisa obubi ali nga kookolo mu magumba ga bba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukazi eyeegendereza aleetera bba ekitiibwa; Naye aswaza abanga kookolo mu magumba ga bba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukazi omwegendereza aba kitiibwa kya bba, naye omukazi aswaza, aba kookolo mu magumba ga bba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omukazi eyeegendereza ngule eri bba: Naye aswaza kivundu mu magumba ge.