Proverbs 12:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ababi bwe bameggebwa, nga n'okukoma bakoma, naye ennyumba y'abatuukirivu erisigalawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abakozi b’ebibi bagwa ne basaanirawo ddala, naye ennyumba y’omutuukirivu teesagaasaganenga emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ababi bameggebwa ne babula: Naye ennyumba ey'abatuukirivu eriyimirira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ababi bazikirira, ne batalekaawo basika; naye ab'ennyumba z'abalungi abo balirama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ababi bameggebwa ne babula: Naye ennyumba ey'abatuukirivu eriyimirira.