Proverbs 12:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ofunda n'omukopi naye ng'alina omuweereza, okusinga omwepansi atalina na ky'alya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu eyeetoowaza ne yeekolera, asinga oyo eyeegulumiza n’abulwa ky’alya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu omwetoowaze, eyekolera, Asinga oyo eyessaamu ekitiibwa naye nga talina ky'alya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu omwetoowaze alina bye yeetaaga, akira eyeegulumiza, sso nga talina ky'alya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyo atayitibwa ka buntu, era alina omuddu, Asinga oyo eyessaamu ekitiibwa era abulwa eby'okulya.