Proverbs 13:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Enjigiriza y'omugezi nsulo ya bulamu, okuwonya omuntu emitego gy'olumbe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okuyigiriza kw’omuntu alina amagezi nsulo ya bulamu, era kuggya omuntu mu mitego gy’okufa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Enjigiriza y'ab'amagezi, nsuulo ya bulamu, Eggya abantu mu kufa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Enjigiriza y'ab'amagezi, eba nsulo ya bulamu, eggya abantu mu kufa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Etteeka ery'omugezigezi nsulo ya bulamu, Okuva mu byambika eby'okufa.