Proverbs 13:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwegendereza buli kimu akikoza butegeevu, naye omusiru ayanjala obusiru bwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu omwegendereza akola amaze kulowooza, naye omusirusiru alaga obutamanya bwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli muntu omutegeevu akola emirimu n'okumanya; Naye omusirusiru ayolesa obutamanya bwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu abategeevu, bamala kulowooza ne balyoka bakola; naye omusiru, ayolesa obutamanya bwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli muntu omutegeevu akola emirimu n'okumanya: Naye omusirusiru ayaliira obusirusiru.